1 Timoseewo 6:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Eby’abaddu ne Bakama baabwe
6 (A)Abo bonna abali mu kikoligo ky’obuddu, basaana okussaamu bakama baabwe ekitiibwa, erinnya lya Katonda, awamu n’okuyigiriza kwaffe bireme kuvvoolebwa.
Read full chapter
Abakkolosaayi 3:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 Abaddu, muwulirenga bakama bammwe ab’omu nsi mu bintu byonna, si kubasanyusa lwa kubanga babalaba, naye mubagonderenga n’omutima ogutaliimu bukuusa, nga mutya Mukama waffe.
Read full chapter
Abaefeso 5:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Abakazi, muwulirenga babbammwe nga bwe muwulira Mukama waffe.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.