2 Samwiri 7:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Oyo yalizimbira Erinnya lyange ennyumba, era ndinyweza entebe ye ey’obwakabaka bwe ennaku zonna.
Read full chapter
2 Samwiri 7:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)Naye okwagala kwange tekumuvengako, nga bwe kwava ku Sawulo, gwe naggya mu maaso go.
Read full chapter
2 Ebyomumirembe 23:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Ekibiina kyonna ne bakola endagaano ne kabaka mu yeekaalu ya Katonda.
Awo Yekoyaada n’abagamba nti, “Mutabani wa kabaka y’alifuga, nga Mukama bwe yasuubiza bazzukulu ba Dawudi.
Read full chapter
2 Samwiri 21:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Naye Abisaayi mutabani wa Zeruyiya n’adduukirira Dawudi, n’alumba Omufirisuuti, n’amutta. Awo abasajja ba Dawudi ne bamulayirira nti, “Tokyatabaala naffe ettaala ya Isirayiri ereme okuzikira.”
Read full chapter
1 Bassekabaka 11:36
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
36 (A)Ekika ekimu ndikiwa mutabani we, omuddu wange Dawudi abeerenga n’ettabaaza mu maaso gange mu Yerusaalemi, ekibuga kye neeroboza olw’erinnya lyange.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.