Abaefeso 4:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)kale mwambulemu obulamu obw’omuntu ow’edda, avunda olw’okwegomba okw’obulimba.
Read full chapter
Abakkolosaayi 3:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Temulimbagananga kubanga mweyambulako omuntu ow’edda n’ebikolwa bye,
Read full chapter
Abaggalatiya 2:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)kyokka ndi mulamu, si ku bwange, wabula ku bwa Kristo abeera mu nze; era obulamu bwe nnina kaakano mu mubiri, mbulina lwa kukkiriza Omwana wa Katonda, eyanjagala ne yeewaayo yekka ku lwange.
Read full chapter
Abakkolosaayi 2:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)Bwe mwabatizibwa, mwaziikibwa wamu naye, ate ne muzuukizibwa wamu naye olw’okukkiriza kwammwe mu maanyi ga Katonda eyamuzuukiza mu bafu.
Read full chapter
Abakkolosaayi 2:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Obanga mwafiira wamu ne Kristo ne musumululwa okuva mu magezi ag’ebintu ebyangu eby’ensi, lwaki mufugibwa ebiragiro ng’ab’omu nsi?
Read full chapter
Abaruumi 7:24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
24 (A)Nga ndi muntu munaku! Ani alindokola mu mubiri guno ogugenda okufa?
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.