Okuva 29:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Ddira amafuta ag’okwawula ogafuke ku mutwe gwe, omwawule.
Read full chapter
Ebyabaleevi 8:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)“Leeta Alooni ne batabani be, n’ebyambalo, n’amafuta ag’omuzeeyituuni ag’okwawula, ne seddume y’ente ey’ekiweebwayo olw’ekibi, n’endiga ennume bbiri, n’ekibbo ky’emigaati egitali mizimbulukuse;
Read full chapter
Ebyabaleevi 8:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)N’afuka agamu ku mafuta ag’okwawula ku mutwe gwa Alooni, n’amwawula, okumutukuza.
Read full chapter
Ebyabaleevi 8:30
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ennaku ez’Okwawulibwa
30 (A)Awo Musa n’addira ku mafuta ag’okwawula ne ku musaayi ogwali ku kyoto, n’amansira ku Alooni ne ku byambalo bye, ne ku batabani be awamu ne ku byambalo byabwe. Bw’atyo n’atukuza Alooni n’ebyambalo bye awamu ne batabani be n’ebyambalo byabwe.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.