Olubereberye 1:27
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
27 (A)Bw’atyo Katonda n’atonda omuntu mu kifaananyi kye,
mu kifaananyi kya Katonda mwe yamutondera;
n’abatonda omusajja n’omukazi.
Matayo 19:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Yesu n’abaddamu nti, “Temusomanga nti, ‘Okuva ku lubereberye Katonda yatonda omusajja n’omukazi,’
Read full chapter
Makko 10:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Naye okuva ku lubereberye yabatonda omusajja n’omukazi.
Read full chapter
Abaggalatiya 3:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
28 (A)Tewakyali kusosola wakati wa Muyudaaya na Muyonaani, wakati wa muddu na wa ddembe, wakati wa musajja na mukazi, kubanga mwenna muli omu mu Kristo Yesu.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.