Oluyimba 4:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Okutuusa obudde nga bukedde,
n’ebisiikirize nga biweddewo,
ndigenda ku lusozi olunene olwa mooli
ne ku kasozi ak’omugavu.
Oluyimba 1:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Muganzi wange ali ng’ekiganda eky’ebimuli ebya kofera[a]
ebivudde mu nnimiro ez’emizabbibu ez’e Engedi.[b]
Oluyimba 2:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Omwagalwa wange ali ng’empeewo oba ennangaazi ento.
Laba ayimiridde emabega w’olukomera lwaffe,
Alingiza mu madirisa,
alabikira mu mulimu ogulukibwa ogw’omu ddirisa.
Oluyimba 2:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Wuliriza omwagalwa wange,
Laba, ajja
ng’abuukirabuukira ku nsozi,
ng’azinira ku busozi.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.