Yobu 21:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Muntunuulire mwewuunye,
mujja kukwata ne ku mumwa.
Yobu 29:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)abakungu ab’oku ntikko ne balekeraawo okwogera,
ne bakwata ne ku mimwa;
Yobu 40:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)“Laba, sisaanidde, kiki kye nnaakuddamu?
Emimwa kangibikkeko n’engalo.
Mikka 7:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Amawanga galikiraba ne gakwatibwa ensonyi,
ne gamalibwamu amaanyi.
Abantu baago balikwata ku mimwa gyabwe
n’amatu gaabwe ne gaziba.
Balam 17:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Mikka n’amugamba nti, “Beera nange, obeere kitange era kabona, nange ndikuwa ebitundu bya ffeeza kkumi[a] ng’empeera, era ne nkuwa n’engoye n’emmere.” Omuleevi n’abeera naye.
Read full chapterFootnotes
- 17:10 ze gulaamu nga kikumi mu kkumi
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.