Font Size
Yobu 4:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yobu 4:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)‘Omuntu afa ayinza okuba omutuukirivu okusinga Katonda?
Omuntu ayinza okuba omulongoofu okusinga Omutonzi we?
Zabbuli 143:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 143:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Tonsalira musango,
kubanga mu maaso go tewali n’omu atuukiridde.
Abaruumi 3:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Abaruumi 3:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Kubanga tewali n’omu aliweebwa obutuukirivu mu maaso ga Katonda olw’ebikolwa by’amateeka. Mu mateeka mwe tutegeerera ddala ekibi.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.