Zabbuli 119:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Nnaasanyukiranga amateeka go,
era siigeerabirenga.
Zabbuli 119:35
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
35 Ntambuliza mu mateeka go,
kubanga mwe nsanyukira.
Zabbuli 119:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
א Alefu
119 (A)Balina omukisa abo abatambulira mu butuukirivu;
abatambulira mu mateeka ga Mukama.
Yoswa 1:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Ekitabo kino eky’amateeka tekikuvanga mu kamwa, okifumiitirizangako emisana n’ekiro olyoke oteekenga mu nkola ebyo bye kikulagira era bw’otyo bw’oneefunira obuwanguzi n’okukulaakulana.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.