Ekyamateeka Olwokubiri 22:26
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
26 Omuwala oyo temumukolangako kintu kyonna, kubanga anaabanga talina kibi kyonna ky’akoze ekinaamusaanyizanga okufa. Ensonga ezo zifaanana ng’ez’omuntu anaabanga alumbaganye muliraanwa we n’amutemula.
Read full chapter
Makko 14:64
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
64 (A)Muwulidde obuvvoozi. Musala mutya omusango guno?”
Bonna ne bamusalira gwa kufa.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 23:29
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
29 (A)Ne nvumbula ng’ensonga ze baali bamuvunaana zaali zifa ku bya kukkiriza kwabwe na by’amateeka gaabwe naye nga tezisaanyiza kussa muntu wadde okumusibya mu kkomera.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.