Malaki 2:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okulabula eri Abatali Beesigwa mu Maka
10 (A)Kale ffenna tetulina kitaffe omu? Si Katonda omu eyatutonda? Lwaki kale tetuli beesigwa eri bantu bannaffe, ne twonoona endagaano ya bakitaffe?
Read full chapter
Abaruumi 11:36
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
36 (A)Kubanga byonna biva gy’ali, era biyita mu ye era bidda gy’ali.
Ekitiibwa kibe gy’ali emirembe gyonna. Amiina.
Abaefeso 4:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 Mukama waffe ali omu, n’okukkiriza kumu n’okubatizibwa kumu.
Read full chapter
Yokaana 1:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Ebintu byonna byatondebwa ku lulwe, era tewaliiwo kintu na kimu ekyatondebwa nga taliiwo.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.