Matayo 13:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)Kubanga buli alina alyongerwako abeerere ddala na bingi, naye oyo atalina aliggyibwako n’ako akatono k’alina.
Read full chapter
Makko 4:25
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
25 (A)Alina aliweebwa na buli atalina aliggyibwako n’ebyo by’alina.”
Read full chapter
Lukka 8:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Noolwekyo mwegendereze nga muwuliriza, kubanga oyo alina alyongerwako; naye oyo atalina, n’ekyo ky’alowooza nti alina kigenda kumuggyibwako.”
Read full chapter
Lukka 19:26
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
26 (A)“N’abaddamu nti, ‘Mbagamba nti oyo yenna alina, alyongerwako; ate oyo atalina, n’akatono k’alina kalimuggibwako.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.