Font Size
Yobu 19:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yobu 19:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Anjuzaayuza ku buli ludda okutuusa lwe watasigalawo kantu,
asigula essuubi lyange ng’omuti.
Yobu 37:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yobu 37:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Emirimu gya buli muntu giyimirira,
buli omu n’alyoka amanya amaanyi ga Katonda.
Isaaya 25:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Isaaya 25:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Ekibuga okifudde ntuumu ya bisasiro,
ekibuga ekiriko ekigo okifudde matongo,
ekibuga omwaddukiranga bannaggwanga tekikyali kibuga,
tekirizimbibwa nate.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.