Zabbuli 54:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Laba, Katonda ye mubeezi wange,
Mukama ye mukuumi wange.
Zabbuli 25:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Neesiga ggwe, Ayi Mukama, tondeka kuswala mu maaso g’abalabe bange. Tobaganya kumpangula.
Abaruumi 5:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Era essuubi teritukwasa nsonyi kubanga Katonda atuwadde Mwoyo Mutukuvu ajjuza emitima gyaffe okwagala kwe.
Read full chapter
Abaruumi 9:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
33 (A)nga bwe kyawandiikibwa nti,
“Laba, nteeka mu Sayuuni ejjinja eryesittalwako[a]
n’olwazi olulibasuula.
Oyo amukkiriza taliswazibwa.”
Footnotes
- 9:33 Ejjinja eryesittalwako ye Kristo.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.